Luganda Bible
Lco
60.0 6.0mb
TEXT:
[...]
1 Olubereberye Katonda yatonda eggulu n'ensi.
2 Ensi yali njereere nga yeetabuddetabudde; n'ekizikiza kyali kungulu ku buziba: omwoyo gwa Katonda ne gumaamira kungulu ku mazzi.
3 Katonda n'ayogera nti, Wabeewo obutangaavu. Ne wabaawo obutangaavu.
4 Katonda n'alaba nga kirungi: Katonda n'ayawula wakati mu butangaavu n'ekizikiza.
5 Katonda obutangaavu n'abuyita emisana, n'ekizikiza n'akiyita ekiro. Nebuba akawungeezi, ne buba enkya, olwo lwe lunaku olumu.
[...]

Content rating: Everyone

Requires OS: 2.2 and up

...more ...less